'Wagule' Omwolesso Gwa KLA ART

Page 1

WAGULE

OMWOLEESO GWA KLA ART

KLA ART 21: KINO KYAFFE



WAGULE

OMWOLEESO GWA KLA ART 30th muwakanya paka nga 12th mutunda 2021

Omwoleeso gwa KLA ART ogutambuzibwa mugule eli buli mulabi wabakubi be’bifananyi gulaga ebifananyi okuva mubakubi bebifananyi 24 abakuba byansimbi wamu nabo abakuba ebyensimbi mubifo munana okwetolola Kampala ku kontayina eya fuuti 40. Omwoleeso gwagule gutongoza ebikujuko nga omulanga gwaffe ogwolujudde ogusiinga obunene okuziba omuwatwa wakati wabakubi bebifananyi wamu ne’kigango. KLA ART ebadenga yesigamye ku bigango ebitali bya bulombolombo ne Wagule nayo yesigama ku bakubi bebifananyi abatali babulombolombo. Tuyita abantu bona okufuuka abakubi/abasiizi bebifananyi na’balabi babyo no kuwayo ebifananyi ebyo ebijjamizidwa omulamwa gwa KLA ART, “Kino kyaffe”. Twafuna ebifananyi ebisoba mu lukumi nga bilaga ki obwa nanyini obwa wamu kyebutegeza; ebilaga nti yeffe, ekibuga kyaffe, ebyayita byaffe, ne’biseela byaffe ebyo mumaaso. Kwatagana naffe ku mikutu gimuyunga bantu ngo’kozesa akadala ka #ItsOpen#This is Ours #KLAART21. Omulimu guno gukoledwa 32 East nga begasse wamu ne FOTEA foundation nga biwagidwa obuyambi bwa Breathing Space okuva eli Pro Helvetia Johannesburg.


OKWANJULA Lowooza kubiseera ebyedda wemwekubya nga ebifananyi, eyinza okuba sekukulu (Christmas) ,nga mwesunze omukubi webifananyi eyaliwo yeka mukitundu mubugazi nga kilomita taano, nga aja ayanguwa nju ku nju kukyalo. Mwabeera nga nekiseera kitono okulonda engoye wamu me pozi enungi. Kilowoozeko butya bwekiyinza obutasoboka kuzaawo kusuubiriza, kwesunga no’butamatira bwekijukizo ekyo mu 2021. Tomanya wandizemu newekubisa ekifananyi ekyo ng’oyina obudde obumala okufuna engato zo ne poozi.Omuntu yena asobola oba waliwo omuntu omu omukubi we’bifananyi ewamwe, olwo kuba nga ayina esiimu eyakafuluma oba nga awuliira tayagala kulabikira mu bifananyi.Lowooza nekwoyo eyeyita omukubi we’bifananyi nga naye tamanyi bulungi kubikuba.

JUKIRA KINO Omulundi gwe’wasembayo okubeera mu mwoleeso gwe’bifananyi (Ye wali obadde yo ko? Woba tobangayo, kankuwe nze kyenzijukira) Lunaku lwa Sande, obulamu bubadde buyingirira buli lunaku naye olwaleero lwelubadde olunaku olusufu, olusufu kubanga okimanyi nti tewali agenda kuyingirira, osobola okunyumirwa nga tewali bikutataganya.

Kibaddewo okumala omwezi , omwezi ogwo’kujaguza abakyala era ebisiige byona byakolebwa bakyala. Ate leero nga lwelunaku olusembayo. Ebisenge byona byeru ate nga ne’bisiige byona bilungi era nga biriko ne’miwendo. Newewunya bani abo bebagenderedde okulaga ebiisige era ekigendererwa kye’ki. Wabula nosanga omusiizi we’bifananyi omupya era ekiisige kye no’kyagalirawo. Neweyagaliza nti singa obadde oyina obusobozi obukigula.

TEBEREZAMU Ekijukizo kyo ekya Sekukulu ya 2001 ku mwoleeso, ekifananyi kyokubye ne’simu yo nomala esawa nga okilowoozako butya wekiri ekilungi. Teberezamu nga ekifananyi ekyo kikubidwa/kifulumizidwa ku tundubali (Canvas) eddene. Teberezamu nga okwewunya nesanyu elyo lwekileeta lisobola oku gabanyizibwamu mubipimo ebyenjawolo nga tebyenkanankana naye nga bimala bumazi. Teberezamu nga tewetaga kilambe/ erinnya lya’mukubi wabifananyi okulaga ebifananyi byo ebikusingira. “Twetaga eterekero empya elye’byo ebipya ebiriwo kati kulwebiseera ebya kakati. Ate twetaga okukwatagana mungeri eyenjawulo mwebyo ebyekikugu ne’byo ebyo’kutonatona” – Designs for a New World, McKenzie Wark


Kiki ekibaawo singa tukubamu akafanayi nga tewali nkola?,Enkola eyo egenderedwamu okujawo ensalo wakati wabasiizi bebifananyi nabalabi ba byo. Enkola eyo egenderedwamu okutondawo ebiisige ne kitundu ekyo kyeyagala okwatagana nakyo nga eretera abawagizi oba abalabi be bisiige okwenyigira musonga ezo ezibakwatako enyo.Enkola eyo eleetera abantu okubala ekintu nga ekyabwe kulwensonga nti bakyenyigiramu nga kikolebwa.

mukitundu kyo oba kumulirwano. Oyinza nokukisanga ku kubo nga kikuyitako. Ki kyamula teberezamu owaboda wange Hakim kyanalowooza kubifananyi bya boda boda, ekitundu kumwoleeso. Ntegese okumubuuza kiki kyalowooza kulugero oluli emabega we’kifananyi Kyo muntu avugira piki ye kuluda lumu. Oluguddo oluliri mukifananyi teruliko biduka, omuvuzi wapiki yewunzikidde kumukono gwe ogwa dyo, ne’kigere kibulako katono okutuuka kutaka. Akikola atya? Oba ali mukugwa? Ayina kyaduka? Ekifananyi Kyakubwa nga owapiki ali kumpi. Newunya oba omukubi

KOLA KINO

we’bifananyi yali anatera okukona owapiki. Ndowooza Hakim ajakuba

Yita buli omu aweleze ebifananyi ku mulamwa ogwa #Kino kyaffe ku mikutu

no’lugero olukwata omubabiro.

jimuyunga bantu. “Buli omu” nga tutegeza buli omu asobola okufuna kamera okuva ku ze’simu paka kwezo eza enene ezetaga ensawo eyazo okuzisitula.

Ekifananyi ekiweredwayo Daniel Moxie kilaga omuntu eyefula mubaga.

Ebifananyi byoka ebikubiddwa nga oyo ayina kamera eyabikuba yasanga

Ekifananyi kino kyakubwa nga enjuba egwayo, emabega wakyo waliyo

nga ekiseera ekyo kyali kisanyusa mugeri yonna emukolera amakulu

akamu ku busozi bwa Kampala omusanzu. Nsobola okugamba nti

okugeza, ebiseera byo’mukwano, ebiseera ebiteketeke ne’byo ebitali.

kifanagana mu nga bwo’sobola okwawula edoboozi lya mama wo mubantu abangi, newamkubadde Daniel ye teyayawudewo. Omubiri gulabika nga ogukwata ku jegoyego zo’bwengula newankubadde osobola okukiraba nti

Kino KLA ART kyekoze:

teguliwala kuva kutaka. Emikono jiyisemu nga awanise oba nga abuuka, Ebifananyi bino bitekeddwa mumwoleeso ogutumidwa ; KIGULE (IT’S

gilinga ejalalira mubanga mukiseera ekifananyi webakikubira.

OPEN) mu kutebereza butya emyoleeso bwegisobola okolebwa mugeri KLA ART

Nkyenyumirizamu nti buli ekifananyi ekya weredwayo eli omwoleeso

ebyokuleeta ebiisige mubifo ebyo’lukale. Tugenda tuva kunkola eyekizungu

gwa KIGULE (IT’S OPEN) kikola ekintu nga kino, kitwala ebiseera ebyo

eyokwoleseza ebisiige mubifo nga ekadiyizo.

mukadde ako nekibiyimiriza, nekibifula ebintu ebyo ebikata obwongo, era

eyenjawulo ate nga gugwa mubirubirirwa bye’bikujuko bya

byetusobola okwawula, kino? Kino kyaffe. Omwoleeso tugenda kuguteeka ku kimotoka ki lukululana! Teberezamu ekimotoka kino kijakuba nga kyetolola era nga kiyimirira mubitundu

E.N MIREMBE

bya Kampala ebyenjawolo. Nolwekyo oyina obudde obwo’kukisanga

Curator Fellow


KINO KYAFFE


EBYOKWOLESA


CRIMSON RAGE

Okukola ekikomando.

Engeri jowuliiramu musinzizo.

Aba boda nga bavuga webanyumya.


DANIEL MOXIE

Gideon Slomo Sekiwano.

Gideon Slomo Sekiwano.

Gideon Slomo Sekiwano.


ETHEL AANYU

Amazima ago’bulimba.

Amazima ago’bulimba.


HASSAN OMAR WAMWAYI

Omukyala we’meere.

Yeffe.


JIM JOEL NYAKAANA

Obulamu kusala ntindo.

Waliwo omuyaga mumaaso ate nga wewali ekubo erintusa ku nze asingako.

Ani nanyini ntobazi mu kibuga Kampala.


JOEL MWESIGWA

Esanyu, esanyu kyaffe nga elyabato, nokwewunya kwekwetegula kwo kwagala okwadala.

Tofiilwa nga okusikiriza kwo okwobuto mubyewunyo byensi eno.

“Omugabirizi” Taata omupakasi.


KATUNGUKA ANDREW

Emabari wo’luguddo.

Ekubo lyange.


KULOBA PETER

Twala maaso Enono.

Obulumi obutagwawo


MARTINA NALUNKUMA

Obulumi obutagwawo.

Obulumi obutagwawo.

Obulumi obutagwawo.


OTIM GERALD

Obulungi bwa Kampala.

Tewali ngeri esinga kunyumirwamu makya nga kulaba njuba nge’vayo.

Newekiba kisaawe ki, omupiira gwe bigere guyina okugenda mumaaso kubanga Eno Uganda yaffe.


PRISCILLA JENINAH

Akakodyo kwokwakisa akasooka.

Akakodyo kwokwakisa ako kubiri.


RONALD SSEMAGANDA

Akatale ko kukubo.

Paaka enkadde eye’kampala.


TIMOTHY LATIM

Pasiika.


TIMOTHY SHOTS

Bendera, Akakokolo.

Ekibuga ekiyonjo buvunanizibwa bwabuli omu.

Abaana abato okubeera abantu abali.


ANTHONY GWARO

Ekisode kyo’buvunanizibwa.

Tosobola kuteeka kisikirize ku kukakalukana.


MUKISA VON




KINO KYAFFE


EBYAWELEDWAYO BYONA


DODDRIDGE BUSINGYE

BRUCE ACUTY

Bodaboda nga etayaya.

Oluloza oluza obujja.


CHAP ART

JAMES WASSWA

Emikululo jamatala mu mutima gwo’luguudo lwa Kampala.

Endabika yo’lubu lwe’kibuga kye’mizimu.


KIBIRIGE IBRA

LUTHER JKOBZ


NICHOLATE PATIENCE

OCHIENG PHOTOGRAPHY

“Obutonde mulimu ogusinga gyona mungeri yabwo era okweyanza ekyokyolaba mukintu abantu batono abakilaba.”

Ttula Ku Boda.


OLIVIA MARY KAY LOURDES

TUSUBIRA DAVID

Kyanja omubalagavu muliro.


NAMWONE

Ono yenze njolesa eddembe lyange nokubeera omulamu kyekileeta.

SIR IVAN

VALENTINE BRANDY

Ddala oludda luli lwelusinga okuba olwakiragala.


VICTORIA NABULIME

Okugwa kwenjuba eKampala.

ATIILA DAVID

JAMES BIDEBERI

Emikutu emibi eSinza, Dar es salaam, Tanzania.


BOB WANYAMA

NABASA ALVIN

JOSHUA VICTOR SEMAGANDA

Munda dala mu lususu lwange.

Obuto, obulalu ne’ddembe.

Ekifananyi kya Mugisha Bernard, omulimi we Lweza, Wakiso district. Ebyobulimi beyongedde okuzanya ekyamanyi mukutumbula ebyenfuna byegwanga nga bana Uganda abasinga mu bitundu byegwanga ebyenjawolo bakwetaba mu.


KIHUMURO MICHAEL

ALVIN KIGOZI

TIM AGABA BARORAHO

Ku lulaba.

Ekifananyi kyomutembeyi.

Ekifananyi kyange nga Mary embelela.


PETER NALUKO

Obuwangaaliro ne’kibuga.

ELIZABETH AWORI

Elizabeth Awori.


NIWE AKEINE MUJUNI

Newekibaki tutambula.

JOSEPH MUBIRU

Beera musanyufu. Kisuula abantu eddalu.

HAMALA EDGAR

Eno waggulu Tadeo Karisisimbi omuzanyi wa rhino wheels omutwe gee nga amaze okutomeragana no’muzanyi wa Heathens Chris Kubanga mumuzanyo gwa ragibe mu Nile Stout Rugby league.


PHILIP KAIRU

Amanyi ga Oguttu 1.

Amanyi ga Oguttu 2.


GODFREY OJORE

KIRONDE LOUIS

Ekifananyi kyomubanga ekyamaka eKaramoja agayitibwa abanansi Manyata.

Vawo Mpitewo.


HANNINGTON LUBWAMA BBUMBA

TIMOTHY KYEBAMBE

Colloquy.

Ekibuga kyaffe.


BANAMIKAGO BAFFE

32° East |Uganda Arts Trust kitongole kyabwanakyewa ekyetongodde nga sikya magoba ekitunulidde okutonda wo no’kuvumbula obuyiya mubifananyi ebyo buliwo mu Uganda. Ekifo kyaffe awakolebwa emirimo egyenjawulo kisangibwa mu kibuga ekikulu Kampala, kuliiko ebifo webakubira/okusiiga ebifananyi, ebisulo bya’basiizi/ abakubi bebifananyi, eterekero lyebitabo ebikwata ku bifananyi, ebyuma bikalimagezi,obufoewakunganirwa nekifo kyemisomo jawabweru.

Tuwa omudala ogutakoma ku kutumbula mawuliire ga bifananyi na ngero za bifananyi ezisinga mu Uganda wabula tugira netekateka enene eyo kukumanya ebifananyi womu nokubisoma. Wabula twagala nokujukiza ekigango omugaso gwo’buyiya, eddembe lyo kwoleesa, wamu mebyamawuliire ebiyitimuffukulwe nkulakulana ya dimokulasiya. Ekirabo kyaddaki kyaffuka akatundu akatono kukitongole ekinene, nate mu 2016 twatandika FOTEA okuwagira okukula kwe’kirabo ne mirimu gyaffe emirala.

Entekateka yaffeewa abasiizzi/abakubi bebifananyi owokusula wamu nebanaffe obudde munt uku muntu obwo’kugerageranya nokutumbula enkulakulana mu mirimu ne’misomo jamagezi.

Tulubirirwa okugata abakubi bebifananyi na’banyumya engero abalala nga’bakozesa ebifananyi, okuzamu amanyi emilamwa egifulumya nejenyigira mu nkyukakyuka mubantu bomu Uganda ne EastAfrica.

Tukola ekikujuko kya KLA ART emirundi ebiri omwaka nga engeri yokufulumya ebisiige/ebifananyi okuva mu bizimbe jebilagibwa okubitwala mu bifo byolukale.

Obudde bwona suubira okusanga entekateka etawuuka nga eliko Ebirabo,entekateka yokulungamya abakubi bebifananyi, emisomo,okwogera kwo kukuba ebifananyi, okusunsula mubisiige no’mwoleeso.

Tuli mukuzimba ekifo kyokuyiya mubisiige ne bifananyi ekisoose mu Uganda.

Pro Helvetia Johannesburg ewagira era neteeka munkola obuwangwa ne buyiya mu bisiige mu maserengeta ga Africa. Tutumbula okuwanisiganya kwe’byobuwangwa, nokuyitimula wamu nokulabirira obwegasi bwe kiseera ekiwanvu wamu nokuwagira ebisulo.



TUKYALIRE KO KU WWW.KLAART.ORG


Turn static files into dynamic content formats.

Create a flipbook
Issuu converts static files into: digital portfolios, online yearbooks, online catalogs, digital photo albums and more. Sign up and create your flipbook.